{"product_id":"book-fifh","title":"LOWOOZA OGAGGAWALE","description":"\u003cp\u003eAkatabo kano \"Lowooza Ogaggawale\" oba \"Think and Grow Rich\" k'awandikibwa omumerika gwebayita Napoleon Hill. Kano kekatabo akakyasinzeyo munsi yonna okuyigiliza abantu okutuuka kubuwanguzi obwekika kyona, nga muno mwemuli n'okubayigiliza okuva mubwaavu okutuuka okufuuka banagagga fugge.\u003c\/p\u003e\u003cp\u003eObubaka obuli mukatabo kano zaabu omweleele eli obulamu'bwo. Kekatabo akalimu eteeka ly'obutonde elifuga obuwanguzi bwona. Ela kalambika bulungi ennonno z'obugagga obwensibo n'obuwanguzi bwona. Ebitongole ne Kampuni enene zigaggadde ezisingayo zona z'asibuka ela zigobelela ennono eno.\u003c\/p\u003e\u003cp\u003eOmumerika ono, yawaayo emyaaka abili bweddu, egyobulamu'bwe, nga anonyeleza nga muno mwemuli okuwayamu'ko nebanagagga abayitilivu abaayisa ebikumi bitaano (500) bilambilila abaali basingayo munsi ya Amerika. Ela nga naawe bwokisubila, Omw. Hill yazuula ekyaama.\u003c\/p\u003e\u003cp\u003eEkyaama kino kitusiza abantu banji nnyo kubuwanguzi obusukulumu - okukola, okufuna, n'okuba ekintu kyona eky'obuwanguzi\u003c\/p\u003e\u003cp\u003eAmateeka n'emitendela mukatabo kano mangu okugobelela ela kyova olaba nga akatabo kano katunze kopi eziyisa obukadde abili munsi ya America yoka. Naawe yona eyo gyooli kiliza oketuseeko kati - okawulirize.\u003c\/p\u003e\u003cp\u003eAmanya agange nze Kalyabe Peter - eyakavvunula mululimi oluganda.\u003c\/p\u003e\u003cp\u003eKumukutu www.kalyabe.com\u003c\/p\u003e","brand":"INAudio","offers":[{"title":"Audiobook","offer_id":49429378171184,"sku":"BDfifh","price":7.8,"currency_code":"USD","in_stock":true}],"thumbnail_url":"\/\/cdn.shopify.com\/s\/files\/1\/0879\/2784\/9264\/files\/fifh-Square-cover.jpg?v=1773408490","url":"https:\/\/downpour.com\/products\/book-fifh","provider":"Downpour","version":"1.0","type":"link"}